Eddagala ekyamu, NDA erina ly’eggye ku katale

Olive Nabiryo
0 Min Read

Ekitongole ekikola ku by’eddagala ki National Drug Authority kiyimirizza okukozesa eddagala eriweweeza ku kirwadde ky’omutima erimanyiddwa nga Calcium Gluconate

. Okusalawo kuno abakugu bakwesigamizza ku kizuula nti eddagala lino lirimu obusejjasejja obuyinza okulabwa n’amaaso, kale nga kino kiyinza okulifuula ely’obulabe eri abalwadde.

Bino bigenze okubaawo nga obucupa 12,000 bwe bwaakagabwa mu mwaliro ag’enjawulo mu ggwanga lyonna.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *