Empaka za CHAN: Senegal etuuse, Cranes egamba yeetegese


Olive Nabiryo
0 Min Read

Ttiimu ya Senegal yatuuse mu ggwanga egullo ku saawa nnya nga b’etegeka okwambalagana ne Uganda ku lwomukaaga mu mpaka za CHAN.

Uganda yakuba Senegal 1-0 mu mpaka eziwede newankubadde baamala ne bwangula ekikopo ky’omulundi ogwo, kyoka era uganda yaddamu n’ebakuba gole 2-1 mu mupiira gw’omukwano ng’empaka z’omwaka guno tezinatandiika. 

Omuzannyi wa Cranes Patrick Kakande agamba nti b’etegefu okukwaata Senegal.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *