Abakulu abaddukanya ekibiina ki Busoga Consortium for Development bakoze endagaano ne kampuni okuva e China ng’eno egenda kubawa enkoko kenda okuva mu kitongole kya NAGRIC, ezinaagbwa mu batuuze beeno, kibayambeko okwegobako obwabvu.Eneteekateka eno egenda kutandikira mu distrct satu okuli Mayuge, Kamuli ne Namayingo, kyoka nga yakulanda okutuuka mu district endala.Abakulu okuva e Busoga balina ekirowoozo eky’okukyusa enfuna y’abantu baabwe.
