Stephen Ndagazimaana: Yaddayo ku ssomero asobole okwesimbawo

Olive Nabiryo
0 Min Read

Mu mwaka gwa 2016 twakulaga emboozi y’omusajja Stepgen Ndagazimaana eytali atuula ebigezo bya siniya ey’okuna ku myaka 33.Ono yatubuulira nti ekirooto kye ekyamuzza ku ssomero kya kufuuka mubaka w’ekitundu gy’azaliibwa.Wetwogerera bino, nga Ndagazimaana asabirira kibiina ki NUP okumuwa kaadi y’akyo akikiikirire kubanga yeewulira ng’ebitabo abiweza era nga yeesunga kwogera Luzungu abeeko ebirungi by’afunira abantu be ab’e Buwekula.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *